CHOSEN BECKY Let It Rain cover image

Let It Rain Lyrics

Let It Rain Lyrics by CHOSEN BECKY


Let it rain oo ooh
Let it rain

Nkusaba ntegera Amatu nkubuulire
Kyotegeeza jendi
N’amaaso geegeke
Kunze nkunyonyole kyenazuula Mugwe
Yeggwe Bulamu bwangue
Nkulowoozaako
Every night and day
Era wgwe sangu lyange
Silina kyenejjusa nze wenkwagadde
Gw’ekitangaala Omusana wegutayase
Emunyenye Eyakayakana mukilo
Olinga ekimuli enjuki zekitataliza Baibe
Eeehhh… Eeehhh
Ompuliza ng’ekyomuwendo ekyebeeyi
Ngolugoye Lw’amasanga
Newemba nkusuubula amagendo
Nga nsinga bulamu Baby eyoo
Risk jogwaana

Nkusaba tonvangamu
Nkusaba
Let It Rain Let It Rain
Omukwano gukule
Nkusaba
Let It Rain
Omukwano guwangaale
Nkusaba Let It Rain let It Rain
Omukwano gukule
Nkusaba Let It Rain
Omukwano guwangaale

Mbu ebilwa byelabilwa
Webagamba sijja kukyuusa
Gwewaalabyeeko ye mwana kyemanyi
Nze awo wenalaalila
Sijja kusuubiza binji Byesiyinzee
Mba nkulimbye
Nandy’ekanikilila nenewanika nenemwa
Mba nkunyiza Love jenina
Kyekyobuggaga kyenina kyenesiga
Bwentyo bwendi eehh
Silina bingi
Naye nina gwe kati kansuubize
Ndibelawo mukwano era ndiba wuwo paka
Esaawa envanyuma
Telulikya nkuleke Ndiguma wamu nawe
Wamu nawe eeehh

Nkusaba Let It Rain let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba Let It Rain
Omukwano guwangaale
Nkusaba Let It Rain let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba Let It Rain
Omukwano guwangaale

Nga ntandewalidwa mpambatila
Aaahhhh
Oh oh ohh
Nga nelwentubidde nkulina alina
Amanyi  eeehh
Kugwe nakula
Nesanyu nafuna mmmhhh
Kubibyo kwembalila
Byebannganba bingi
Ekikyo kwembalila eeehh
Sijja kusuubiza bingi byesiyinza
Mba nkulimbye
N’andyekanikilila nenewanika nenemwa
Mba nkunyiza kugwe nakula
Nkusaba Let It Rain
Esanyu nafuuna
Omukwano gukule kubibyo kwembalila
Byebagamba bingi ekikyo kwembalila
Omukwano guwangaale
Kugwe nakula nkusaba Let it rain
Esanyu nafuuna
Omukwano gukule kubibyo kwembalila
Byebagamba bingi ekikyo kwembalila
Omukwano guwangaale
Kugwe nakula

Watch Video

About Let It Rain

Album : Let It Rain (Single)
Release Year : 2023
Added By : Sainclair Fonkou
Published : Jul 08 , 2023

More CHOSEN BECKY Lyrics

CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY
CHOSEN BECKY

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl