AN-KNOWN Radio Call.9 cover image

Radio Call.9 Lyrics

Radio Call.9 Lyrics by AN-KNOWN


Yes radio call point nine ali ku simu gamba hello
Hello  hellooo
Tukuwulira sebbo
Yes hello
Yes oli kumpewo za radio yafe enunji yogera nafe sebbo

Hello, nsaba nkutumirako nawe tongoba
Nasuze bubi nga owange gwendowoza
Byona ebiwundu byomutima nebitonya
Hmm, nga gwenjagala jyali wala, radio kansubire ajiwulira
Kwensinzide okutumira ogenda nolwayo jyoli olimba
Nga okimanyi nebwoba kumpi nkumisinga
Aah, tobuuza kyali jyendi ekyo nawe kyeraga
Yawumuza omutima munda agutabula kajiko ka sukaali
Kuva ku somero nga twewala asikali yeye
Ye musawo wo’mutima gwange olusi takola
Mulowozako ne bweba second antabbuda owange antabula eyahahh
Nkutumidde gwe nasima nkutumide
Eno ewange ntambula butambuzi nga nelogoza wandalula aah
Simanyi oba alumwa
Nga jyesiri eyo alumwa aahaa
Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwansoo
Nze naye twagana musayi
Nasubiza kubawo mumaso ga quran nalayira
I give you love in a true form
Ana ama pick your calls whenever you call
Alimanja byatampola
Era yeka gwemaja natasasula
Munda mumutima ye councilor
Mutumira  kuva wano kampala
Nzukuka nanjala we muloota
Nga agenze nabo aba range rover
Nga nafuyee mwagala bi love mature aahh
Mbisana nebyyomukwano gwewala
Nkumisinga love deat aulah eno true love
Nkwagala bi love mature
Nkutumidde gwe nasima nkutumide
Eno ewange ntambula butambunzi nga nelogoza wandalula aah
Simanyi oba alumwa
Nga jyesiri eyo alumwa aahha
Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwansoo

Gwe nasima nkutumide
Eno ewanga ntambura butambuzi nga’nelogoza wandalura

Watch Video

About Radio Call.9

Album : Radio Call.9 (Single)
Release Year : 2021
Added By : Farida
Published : Jul 08 , 2021

More AN-KNOWN Lyrics

AN-KNOWN
AN-KNOWN
AN-KNOWN
AN-KNOWN

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl