Mirembe Lyrics by YESE OMAN RAFIKI


One love
One love
One love to di world now
One love to di world now
Eli arkhis

Biri abiri guno omwaka gwabakiriza
Gwatandika nina esuubi lyesikiriza
Nga bwensaba katonda
Agobewo ekizikiza
Era nfune emirembe
January yansala nze n’akasimbi safuna
Nennyingira February nenzikiriza
Omwezi gwali gwa march border zaggalwa
Netubulwa emirembe
Bwegutyo omwaka nengusibula
Omwaka gwa corona n’abayaye batibwa
Emirembe tujirinze gyotusubiza Tata gyotusubiza
Mukama ku mikisa gyokweka
Nsigamu ku bibala byokweka
Ntwala eyo ewabeera feza
Mukama webale oh oh
Mukama ku mikisa gyokweka
Nsigamu ku bibala byokweka
Ntwala eyo ewabeera feza
Mukama webale
Nsubira omulembe  ogwemirembe
Emirembe n’emirembe
Nsubira emirembe n’emirembe
Mukama webale
Nsubira emirembe n’emirembe
Omulembe   ogwemirembe
Okyuusa emirembe n’emirembe
Mukama webale

Mukwano n’eno ensi
Jitunulire ojiwe obudde
Era nebyo byojiyizemu
Bikutwlidde obudde
Nagulabye omulembe gwa mask zirumya amatu
Okamala gwe laba n’ababbi bazekwekamu otubala
Mwana muwala akuyitako abigula
Tomutegede
Mwe abakalisoliso mwatugamba
Mumanyi obibala
Ewperience mulina okamala
Corona yatusalako era mask yo yambala
(Abbey yambala)
Mwe abawandiisi benyimba zatandise ofuluma
Anti abayimbi bakoma luli ozigula
N’amabbaasa twakoma luli ogalaba eh
N’amasasi mu chamber baagatademu  okamala
Abavubuka ekyo mulina okibala
Ne government mukomye ojivuma
Eyo ye Uganda
Eyo ye Uganda
Eyo ye Uganda
Eyo ye Uganda
Eyo ye Uganda
Eyo ye Uganda

Nsubira omulembe ogwemirembe
Emirembe n’emirembe
Nsubira emirembe n’emirembe
Mukama webale
Nsubira emirembe n’emirembe
Omulembe   ogwemirembe
Okyuusa emirembe n’emirembe
Mukama webale

N’amaziga getukaba tegatumala tugumya
N’egwanga tegalimala
Dikuza emirembe jetusabye
Katutunule ojiraba
Lwendikomawo nze lwendiranga
Lwenina obimala
Ebya katumba mulina obimanya
Sentence z’omubwongo zirina ofuluma

A yese oman rafiki
Ne eli arkhis on da beat
Mukama akukume bambi
Bless we
Bless we Jah
Bless we
One love

Watch Video

About Mirembe

Album : Mirembe (Single)
Release Year : 2020
Added By : Farida
Published : Dec 22 , 2020

More YESE OMAN RAFIKI Lyrics

Comments ( 0 )

No Comment yetAbout AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl