RICKMAN Ayizulu cover image

Ayizulu Lyrics

Ayizulu Lyrics by RICKMAN


Nze katemba nakoowa
Nakoowa atabivaamu yaswala
Okuva lwenafuna ono omwana
Bulamu buwooma nga akikajjo goowa
Manzaali geyafumba nail nkoye
Byakuluma mapeera
Nze alinyumiza abanywanyi
Kyali kitya owaamanyi bweyakeera
And everyday man a freestyler
Everyday man ah freestyler
Ah she no fake my love
Sitya mitego gya spider
Territorial gyal ah occupy dat
She coulda work by dat

Wallai mungu yakuwa buwi ayizulu
Wesiimye olwo obulungi bwo ayizulu
Oba abamu bakilaba bubi, ayizulu
Kasita omba wano, ayizulu
Wallai mungu yakuwa buwi ayizulu
Wesiimye olwo obulungi bwo ayizulu
Oba abamu bakilaba bubi, ayizulu
Kasita omba wano, ayizulu

Sincerely,you’re better than bonna
Like riyale ggwe obakira
While we ah walk I know somebody just wanna drive you away inna bema
Ondi kuno ku matama
Ommwenyesa like a short kiss on a dinner
Gyal you mi wan focus onna
I surrender we all of mi honors
Musawo mp’overdose
Love entambula
Bwonyimbira akayimba
Embuutu mbwatula

Wallai mungu yakuwa buwi
Wesiimye olwo obulungi bwo
Oba abamu bakilaba bubi,
Kasita omba wano,
Wallai mungu yakuwa buwi ayizulu
Wesiimye olwo obulungi bwo ayizulu
Oba abamu bakilaba bubi, ayizulu
Kasita omba wano, ayizulu

Aizulu, mi not care what nobody talk about my baby
Nze amanyi byonna ebimusanyusa
Ate ebyaddala no gumble
Musawo mp’overdose
Love entambula
Bwonyimbira akayimba
Embuutu mbwatula
Everyday man ah freestyler
Ah she no fake my love
Sitya mitego gya spider
Territorial gyal ah occupy dat
She coulda work by dat

Wallai mungu yakuwa buwi ayizulu
Wesiimye olwo obulungi bwo ayizulu
Oba abamu bakilaba bubi, ayizulu
Kasita omba wano, ayizulu
Wallai mungu yakuwa buwi ayizulu
Wesiimye olwo obulungi bwo ayizulu
Oba abamu bakilaba bubi, ayizulu
Kasita omba wano, ayizulu

Watch Video

About Ayizulu

Album : Ayizulu (Single)
Release Year : 2022
Added By : Farida
Published : Mar 23 , 2022

More RICKMAN Lyrics

RICKMAN
RICKMAN
RICKMAN

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl