Superstar Lyrics
Superstar Lyrics by PINKY
Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina byokola
Ebyo byokola binemya byenkola aah
Okuva ilunaku lwenakulaba
Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah
Yegwe asanyusa omutima ogwange
Kenkufunye nze kanesunge
Nebweluliba kale nga onkoye
Ongambanga nenkyusamu nange
Busy body, busy body yeah iyeeh
Nze nkukwata nga ensonga iyeeh
Good body, good body yeah
Kyenva nkwesunga, nzena wampamba
Siyinza nakwekyusa, siyinza nakwafura
Omukwano gwo baby gwanyweza
Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina byokola
Ebyo byokola binemya byenkola aah
Okuva ilunaku lwenakulaba
Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah
I never seen a boy like you
No bwoy dem like you
Lem hold you touch you, kiss you, caress you
Am in love with you
Njagala onvuge kukagali
Yegwe ansibya mukamoli
Nga onyumiza embozi za mapenzi
Sibyo motoka zino, zi beenzi
Omukwano gwo original
Yegwe eyansika erial
Nondaga signal, era kwolwo nasalawo nze wuwo
Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina byokola
Ebyo byokola binemya byenkola aah
Okuva ilunaku lwenakulaba
Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah
Walayi walayi
When I look into your eyes
I see you, you and I
We meant to be you and I
Omukwano gwo original
Yegwe eyandaga signal
Nonsinsika erial
Era kwolwo nasalawo nze wuwo
Oli muntu wa vibe
Ekintu okiwa time, time
Baby your ma type
Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina byokola
Ebyo byokola binemya byenkola aah
Okuva ilunaku lwenakulaba
Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah
Watch Video
About Superstar
More PINKY Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl