Sikuta Lyrics
Sikuta Lyrics by NINA ROZ
Nze sikuta
Nze sikuta sikupowa
Sikupowa
Ninaroz
Nze nyumirwa engeli akamali jokakyanga (nze sikuta)
Onvuga kumutwe olusi ne mukyenda (sikupowa)
Sikupowa
Magic Washington
Yegwe asinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Tewali akusinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Ebyange byatelelamu mazima eyali akkoze nanyililamu
Buli lukya ngansaba rugaba wakyilinfune omulungi nange anabangawo
Ababade banswama mumala bisela
Zebasanze kuluno sidanamulwela
Nze nowange ebyafe sibyakyilela
We are styled up ebyafe sibyakyilela
Yegwe asinga mukali akazanyo natelela (nze sikupowa)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Tewali akusinga mukali akazanyo natelela (nze sikupowa)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Nze nyumirwa engeli akamali jokakyanga
Onvuga kumutwe olusi ne mukyenda
Nebyetutalina amanyi fenetusindika ay
Olusi gwenompeeka sikupowa aah sikuleka aah
Omukwano gwo baby tegumboowa
Sikupowa aah sikuleka aah
Omukwano gwo baby tegumboowa
Yegwe asinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Tewali akusinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Nze sikuta nze sikuta sikupowa
Sikupowa
Ninaroz
Nze sikuta nze sikuta sikupowa
Sikupowa
Ebyange byatelelamu mazima eyali akkoze nanyililamu
Buli lukya ngansaba rugaba wakyilinfune omulungi nange anabangawo
Ababade banswama mumala bisela
Zebasanze kuluno sidanamulwela
Nze nowange ebyafe sibyakyilela
We are styled up ebyafe sibyakyilela
Nze nyumirwa engeli akamali jokakyanga
Onvuga kumutwe olusi ne mukyenda
Nebyetutalina amanyi fenetusindika ay
Olusi gwenompeeka sikupowa
Aah sikuleka aah omukwano gwo baby tegumboowa
Sikupowa aah sikuleka
Aah omukwano gwo baby tegumboowa
Yegwe asinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Tewali akusinga mukali akazanyo natelela (nze sikuta)
Tewali akusinga ebyange byatelela (sikupowa sikupowa)
Watch Video
About Sikuta
More NINA ROZ Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl