Honey wa Bae Lyrics
...
Honey wa Bae Lyrics by MARTHA MUKISA
Nemanyi obulungi nelaga bitya
Naye ate ono bwemugaana abeela muloge
Martha ..mukisa
This is BIT on this one
byadala, onsuza kulubawo
Ombusa kubikomela, eka bampita muyaayu
Bwenkukyalilako embooko nezivaayo
Ye bwetwasa nakyo nekivaawo
Ndi kanyonyi gwe sonesa butida, sweet pain teleeta maziga
Mukusooka nelaga nsaba nsoyiwa, nakunyooma naye tebifanana abifuna
Ye bwetukifuula official, netuva munkukutu
Abawala nga bamoola ebiiso, ogamba twata busu
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae

Lwali lumu nga bili, eh mama eh maama
Auntie nantuma mu katale eh maama eh maama
Nasanga ka chali nga kanyilila bitya
Bwekenyiza obusimu nga kanyilila bitya
Nemanyi obulungi nelaga bitya
Naye ate ono bwemugaana abeela muloge
Ye bwetukifuula official, netuva munkukutu
Abawala nga bamoola ebiiso, ogamba twata busu
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae
Nkusoma byadala, onsuza kulubawo
Ombusa kubikomela, eka bampita muyaayu
Bwenkukyalilako embooko nezivaayo
Ye bwetwasa nakyo nekivaawo
Nasanga ka chali nga kanyilila bitya
Bwekenyiza obusimu nga binzita kufa
Nemanyi obulungi nelaga bitya
Naye ate ono bwemugaana abeela muloge
Ndi kanyonyi gwe sonesa butida, sweet pain teleeta maziga
Mukusooka nelaga nsaba nsoyiwa, nakunyooma naye tebifanana abifuna
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae
Bino love byenkola acha cha, nkusaba oje
Sitema enku nenfumba notaja, yegwe baby wa bae
Nkusoma byadala, onsuza kulubawo
Ombusa kubikomela, eka bampita muyaayu
Bwenkukyalilako embooko nezivaayo
Ye bwetwasa nakyo nekivaawo
Nasanga ka chali nga kanyilila bitya
Bwekenyiza obusimu nga binzita kufa
Watch Video
About Honey wa Bae
More MARTHA MUKISA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl