Olindaki Lyrics
Olindaki Lyrics by LYDIA JAZMINE
Bakuwaana butasiima
Ngezaako… nguezako
You can’t try me and end on a sample
I’ll be the one you go die for
Bye weyisako osubwa
Omutimagwo ewange
Gye gusangibwa
Bonna be bamu okyanyumya
Naye mu mutima muli okyavuya
Kati nze tompimira
Mpa buwi mukwano tompimira
Bw’onva ku near
Terina kuwera centimeter eeh
Omukwano gukufuna
Ne bw’odduka ne weekukuma
Bambi tompimira aah
[chorus]
Nze mpa buwi mukwano tompimira aah
Nze mbuuza olinda kiolinda bide ?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda kiolinda bide?
Baby
Olinda ki, olinda bide?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?
Nze mbuuza
What are you waiting for?
Olinda queen lw’alidda?
Aah biveeko ebyo
Jangu nkulage laavu bw’ewooma
Kagobako ttepo naye okalya dda kadda dda
Baby nze agamba nga nkwagala nnyo
Why don’ you see?
If you just don’t feel
May be you wanna set me free
Bambi tompimira nze
mpabuwi mukwano tompimira aah
[chorus]
Nze mbuuza olinda ki olinda bide?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?
Baby
olinda ki olinda bide?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?
Gwe bw’oba eyo bakuwaana butasima
Ngezako… ngezako
You can’t try me and end on a sample
I’ll be the one you go die for
Bye weyisaako osuba
Omutimagwo ewange gye gusangibwa
Bonna be bamu okyanyumya
Naye mutima muli okyavuya
Baby,
lydia jazmine dokta brain
Composition dis butamagical yeah yeah yeah
[chorus]
Nze mbuuza olinda ki olinda bide? (olinda ki?)
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide? (baby)
Baby olinda ki olinda bide?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?
Nze mbuuza olinda ki olinda bide? ( nze mbuza)
Ng’obeera oŋŋamba ninde ( olinda ki)
Olinda ki olinda bide? (onimba)
Baby olinda ki. Olinda bide? Uhhh
Ng’obeera oŋŋamba ninde (olinda ki?)
Olinda ki olinda bide?
Babe eeh
Watch Video
About Olindaki
More LYDIA JAZMINE Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl