Jangu Lyrics by LILIAN MBABAZI


Heeeiiii eeeeh
Ooouuuu

Gwe alina omukwano ogutukilidde
Nze nkwagala mu mubulamu bwange ehh
Gwe mulunji gwenjagala njagala obe wange nzeeka
Jangu jangu eno jendi eno mukwano
Jangu jangu eno jendi kabiite

Mukwano sikuwana
Bino byenjogela bivva ku ntobo ya mutima
Sikatijjo sikajanja
Mpulila doboozi lyo omusaayi n’egutambula
Sinyumirwa nyo kugamba
Naye buli lwesikulabye omutima gujula maziga
Nabuli lwentunula mba ndaba kizikiza ekitagala kyange wakiwamba
Kati mukwano kyensaba tovanga ku luseegele
Tube ng’enswaa zebayita ensegele
Nga buli wemba nga nawe bwotyo w’obeela aah

Kati mukwano kyensaba tovanga ku luseegele
Tube nga enswaa z’ebayita ensejeele
Nga buli wooba nga nange bwentyo wembeela aah
My sweetie beibe

Gwe alina omukwano ogutukilidde
Nze nkwagala mu bulamu bwange
Gwe mulunji gwe njagala
Njagala obe wange nzeeka
Jangu jangu eno gyendi mukwano
Jangu Jangu eno gyendi kabiite
Mmhhhh

Gwe kasana ak’okumakya
Gwe nsulo zómubbisi ogukulukuta
Buli lwenkulaba ne nsagambiza
Nébibadde binyiiga olwo n’ebikutuka
Kati mukwano mbulila oba nga nawe kyempulila okiwulila
Oooo ooohh
Baby nkakasa oba nga kyendowoza kyekikuli munda eeii
Mukwano mbulila oba nga nawe kyempulila okiwulila aahh
Baby nkakasa oba nga kyendowoza kyekikuli munda

Gwe alina omukwano ogutukilidde
Nze nkwagala mu bulamu bwange
Gwe mulunji gwe njagala
Njagala obe wange nzeeka
Jangu jangu eno gyendi mukwano
Jangu Jangu eno gyendi kabiite

Kati mukwano sembeera abo abakubulila ebiwanvu tobawulila
Manya nti gwe wawangula
Mukalulu kómubiili gwange nómusaayi gwange
Ntobo yamutima gwange ofuuse kitundu mu musaayi gwange
Nsaba némukama tuzaale akaana akatufanana
Tukayite nélinya, ntobo yamutima gwange
Ofuuse kitundu ku mubili gwange
Nsaba némukama tuzaale akaana akutufanana tukayiite nélinya
Oouuuu yeah
Tukayite nélinya
Oouuuu yeah

Gwe alina omukwano ogutukilidde
Nze nkwagala mu bulamu bwange
Gwe mulunji gwe njagala
Njagala obe wange nzeeka
Jangu jangu eno gyendi mukwano
Jangu Jangu eno gyendi kabiite
Ye gwe eeeehhhhh
Gwe alina omukwano ogutukilidde
Nze nkwagala mu bulamu bwange
Gwe mulunji gwe njagala
Njagala obe wange nzeeka
Jangu jangu eno jendi mukwano
Jangu jangu eno jendi kabiite

Watch Video

About Jangu

Album : The One (EP)
Release Year : 2022
Added By : Farida
Published : Nov 02 , 2022

More LILIAN MBABAZI Lyrics

LILIAN MBABAZI
LILIAN MBABAZI
LILIAN MBABAZI
LILIAN MBABAZI

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl