Baliwa Lyrics by JOSE CHAMELEON


[INTRO]
Njabala Njabala Njabala nyabula
Chameleone Baur sabula
Yes we come from so far away!!
Oh gosh...
They don’t know about the foundation
Tebaliwo mu intimidation

[CHORUS]
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?


[VERSE 1]
Baliwa baliwa baliwa abo abafuwa endere?
Baliwa, Baliwa?
Baliwa baliwa baliwa wali muyala nyo abukuma emere?
Baliwa baliwa ?
Waliwo abalya ku nchepere
Waliwo abakuba enkebete
Waliwo ba hustler hustler hustler - Ghetto people
Nga obulamu babusiba enjegere
Kati olya otoola ku kitole
Bakusinza bakuyita Amanya! Aaaaaah!!
They don’t know where you come from,Aaaaaah

Safari Ndefu tembeya ( Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)
Safari Ndefu tembeya (Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)

[CHORUS]
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?

[VERSE 2]
Wano nga okuba plan
Abanyomi baleeta minzani
Ntii omwavu taba na plan
Mukama yeka yalondamu
Nendaga muntu yo yakoonamu
Nelupiya ku bank atekamu
Totya yala buuza Sentamu

Safari Ndefu tembeya (Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)
Safari Ndefu tembeya (Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)

[CHORUS]
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?

[VERSE 3]
Usiwaogope kwa mali zao
Mungu anakuita mwana oh
Mwana mwana ye
Ona vile anakupenda oh

Safari Ndefu tembeya (Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)
Safari Ndefu tembeya (Jjembe)
Usiwe fala tembeya (Jjembe)

[CHORUS]
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?
Bakusanze okoledde
Bakusanze oteredde
Bakusanze onyiridde
Baliwa nga ettubidde?

Watch Video

About Baliwa

Album : Baliwa (Single)
Release Year : 2020
Copyright : (c) 2020 Leone Island Music Empire.
Added By : Farida
Published : Jan 16 , 2020

More JOSE CHAMELEON Lyrics

JOSE CHAMELEON
JOSE CHAMELEON
JOSE CHAMELEON
JOSE CHAMELEON

Comments ( 0 )

No Comment yet



About AfrikaLyrics

Afrika Lyrics is the most diverse collection of African song lyrics and translations. Afrika Lyrics provides music lyrics from over 30 African countries and lyrics translations from over 10 African Languages into English and French

Follow Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl