Talanta Lyrics
Talanta Lyrics by GENIUS OMUZIRA
Genius Omuzira
King Jemcee
With another rocket
(Scoffi Beats)
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Kibanda ku mic ntuuse na bukambwe
Tongeraageranya ku balala ba mafene
Abaali banzoleya boy mwadiba nnyo
Nze kati kambasabule luno n'emipiira zaabike
Palalapase nakoowa ne mbivaako bya kiwaani
Nina ekirooto ky'okukuba ppaka Taiwan
Nange mpezeemu ku bisente nga Madivan
Neesalesale ebikumba teri kkola return
Ekimpatikanya nfube okukyusa life mehn
Nakoowa okwekubagiza nga mbuuza until when
Hustle gye ndiko saagala kuntegaateganya
Nina okola erinnya level ndaba kati erinnya
Rap kaakano ze rupeer nze bank
Flow njiwa bar ku bar ate buli bar nka
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Beesoma bakuba, Naffe tukuba
Baali tebamanyi ebirooto byaffe biriba
Bagamba baatoba, Mbunno baafuba
Nga balinga abagamba mbunno twasumagira
Nzijukira bwali bwa kiro ate nga bwa nkuba
Maama yannyombesa ate nga bw'ankuba
Nti mwana wange togayaalira talanta
Mukama bw'omusoosa n'akukwata ko kikwata
Kati ba rapper nze mbatwala bwenti two ten
Mpologoma eri deadly esaana mu den
Omuziranjaza nga master nze Don Yen
Ssibaleka nga bwe muli bwe nkwata ku pen
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Mbassa talanta, mbassa talanta
Ndaga talanta gwe ne bw'oba hater
Okwagala Nalwadda nali nalwa dda
Kyana kishakinga kinyumisa akafunda
Omuziki gunkutte boy nzigyemu n'essaati
Compass direction kyafuna west/waist
Ba hater mbasakata, Competitor ne bw'onzita
Flow nzita mu chapter, Njiwa letter mutafuta
Mpaata nkota mpeta mpeta, Ndeeta data ssita guitar
Nsotta meter nkwata cheetah, Ampita star better big up
Watch Video
About Talanta
More GENIUS OMUZIRA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl