Paroles de Singa
Paroles de Singa Par YKEE BENDA
Singa aaaah yeah yeah
Singa aah singa ooh
Singa aah singa gwe eeh
Singa aah singa yeaaah eeh
[CHORUS]
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga aah
Singa nze nesimye
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga
Singa nze nesimye
Singa kunsi yona eno twaliko feeka
Singa buli kalungi nze nkaku kwasa
Singa egulu liye gula gwe nolaaba
Esaala zempayo kululwo malaika
Gwe manya ne mobile mubanga ntuuka
Gwe bwongamba nzewuwo ela mba singa
Buli jempita nga ndi nawe nzimba nzimba
Kyoova olaba nekifuba olusi kiluma
Singa aaah singa gwe
Singa aaah
Singa aaah singa gwe
Singa aaah
[CHORUS]
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga aah
Singa nze nesimye
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga
Singa nze nesimye
Maaso taala
Bona gwe obasinga
Mulisa eno munda
Omwange mwotula
Chimili my flower
Kulembela bwetukumba
Omwana owensonga
Ne munzikiza tabuula
Kyoova olaba birungi
Nze nkwagala na mubungi
Musaana ogwo ogwaka
Oba enkuba eyo etonya
Ele daala birungi
Nze kwesiga na mubingi
Kugwe omulungi
Kwenzimbife omusinji
Singa aaah Singa aaaah....
[CHORUS]
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga aah
Singa nze nesimye
Singa gwe eyali omusana ogwaka nga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonya nga
Yee singa gwe eyali empewo eyo ekunta nga
Singa nze nesimye
Ecouter
A Propos de "Singa"
Plus de Lyrics de YKEE BENDA
Commentaires ( 1 )
There is part you wrote mobile yet when you listen well it is mubire
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl