Paroles de Leero
Paroles de Leero Par VIVIAN TENDO
Omutima guliko panda gaali
Mpitaako nawe sweetheart
Wapangisa kamotoka mawokota
Wavuma nomusomesa eyakusala akapata
Nga oyagala nkunanike akaweta
Nyamba nange okampe akaweta
Yegwe andeeta amaanyi
Ansanyusa nga mpedemu esuubi
Nywezeza olwazi
Ndukamule ndujemu amazzi
You never want to call me honey
You never want to celebrate
Darling nombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri (leero)
Dear labayo lwombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri
You play my mind like a solo guitar
You blow me away like a trumpet baby
You play my mind like a solo guitar
You blow me away like a trumpet baby
As i say out my heart to you
Will you speak out your heart to me?
Mboulira nze nkuvulire
Ngamba nti ndi mwawule
Darling nombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri (leero)
Dear labayo lwombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri
Omutima guliko panda gaali
Mpitaako nawe sweetheart
Wapangisa kamotoka mawokota
Wavuma nomusomesa eyakusala akapata
Mukwano ontonyesa nkuba
Bwoba ggi nkulyamu njuba
Essimu yo mukwano bwevuga
Ndekawo nebirala owange wakuba
Yono andeeta amaanyi
Ansanyusa nga mpedemu esuubi
Nywezeza olwazi
Ndukamule ndujemu amazzi
Darling nombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri (leero)
Dear labayo lwombalabala (Hello)
Kannemu kanabbiri (leero)
Sweet nombalabala (Hello)
Kaba kannemu kanabbiri
Yo tender loving
Call me six in the morning
Yo tender loving
Call me six in the morning
Yese oman rafiki Yeah
Ecouter
A Propos de "Leero"
Plus de Lyrics de VIVIAN TENDO
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl