Paroles de Official
Paroles de Official Par VICTOR RUZ
From this moment, your officially my babe
Without you am nobody, eey nobody
Nsisinkanye banji naye nga tebesigika
Ekigambo bulungi yegwe gweki meaning'aa
Nze ssirikyuusa mu langi Kubanga ssi faking'aa
Mukwano checking'aa beibe Nzuuno zooming'aa
Uhmm! Twaala ntwaala (Tonkomyawo)
Eyo jo'feeling'aa nga bwetunaaba eyo
Oli wa ddembe okola ekyeejo ooh
Ntwaala ntwaala (Tonkomyaawo)
Tetukyeekweka, Okuvva nolwaleero kifuuse Official
Official kifuuse official
Official kifuuse official
Gaali maanyi ga mukwano gegansika
Jenali mubirooto jewanzija
Kisasi kimu mundu jennina (Kifuuse official)
Yade walaba abaggaga tewandeka
Tuyise namubingi gwe no'guma
Maziga gewakaaba ngasangula leero (Kifuuse official)
Tubawe ogwo'kulekaana Kubanga gwebasigaliza okola
Mpozi nga ndi muntaana mubyooba totebereza kwekuta
Ye nga Bingi byonkolera, naalibade nkusiima ntya
Nzikiriza nku marking'ee beibe
Ofuuse wange ndi wuwo
Ssikyaali single ndi bibyo
Kensazeewo ooh ndi wa ddembe n'okola efujjo ooh
Yonna yonna ntwaala (Tonkomyaawo)
Tetukyekwekaaa aaah Okuvva n'olwaleero kifuuse official
Official kifuuse official
Official kifuuse official
Gaali maanyi ga mukwano gegansika
Jenali mubirooto jewanzija
Kisasi kimu mundu jennina (Kifuuse official)
Yade walaba abaggaga tewandeka
Tuyise namubingi gwe no'guma
Amaziga gewakaaba ngasangula leero (Kifuuse official)
Ecouter
A Propos de "Official"
Plus de Lyrics de VICTOR RUZ
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl