UGANDA ALL STARS Corona Distance (Chapter One) cover image

Paroles de Corona Distance (Chapter One)

Paroles de Corona Distance (Chapter One) Par UGANDA ALL STARS


Hhm yiiyo ennamba ya corona e Uganda

Waliwo ekilwadde kikanywa musaayi
Kwata mpola tekikulya  mutaayi
Speed kidduka ya 180
Tekimanyi muto, mukulu na mukadde
Yadde emirembe ngalo
Kusabye tokwata mu ngalo, hallo
Bya nnaku tokuba mu ngalo
Kino ekirwadde kiyita mu ngalo, hallo
Kino tekimanyi  atalina alina
Nkusaba baby tewegayalira
Soft spot tozitigatiga
Kale nabisa sabbuuni oba sanitizer
Even once in all di time
Keep a distance everybody
Even once in all di time
Social distancing is the = Answer
Kale

Buno obulwadde butemu nnyo tokolo mpaka
Bukwata n’abato tebumanyi bayonka
Mwe abagala obulamu bambi musigale ewaka
Tusigale ku biragiro tugoberere amateeka
Wash your hands regularly with soap
Cover your mouth and nose when you cough
Tukozese bulungi sanitizers
Fresh Kid UG mu corona distance

Bbongera eyo bambi tekawo ka distance
Si mu bubi
Tekawo space wakati no nange
Tongwa mu kafuba  corona distance
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe
Bbongera eyo bambi tekawo ka distance
Tekawo space wakati no nange
Tongwa mu kafuba  corona distance
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe

Olaba kimegga ne ba kirimanyi
Sigala ewaka totambula munywanyi
Tekimanyi muto mukulu si kawani
Mukama yamba gwe taasa Uganda eeyi

All over the world, people are dieing
We’re are terrified, yeeh
Azawi
Kambalabule
Kutagira tukolera ewaka kitabuse , yeeh
We shall overcome
If we fight this together me and you ehh
We shall overcome, brothers and sisters
Nsaba tuwulirize

Kabe mwana maama oba ttaata
Tusigale awaka bino sibyakusaga
Nkimanyi kizibu naye kiba kitutaasa
Yoo bwaii yeei
Tutyame tuwulirize bye batukoba
Ab’ebyobulamu bye batukoba
Tunabe mungalo bye batukoba
Ni sabbuuni sanitizer bye batukoba

Bbongera eyo bambi tekawo ka distance (Si mu bubi)
Tekawo space wakati no nange (Si mu bubi)
Tongwa mu kafuba  corona distance (Si mu bubi)
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe
Bbongera eyo bambi tekawo ka distance (Si mu bubi)
Tekawo space wakati no nange (Si mu bubi)
Tongwa mu kafuba  corona distance (Si mu bubi)
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe

Better tin proper hygiene
Sanitizer, sanitizing
De corona virus dea spreading
Wash up wid soap and di water
Noba n’ohura  kubii
Stay away from we
Musigare omukaa
Respect the quarantine

Special antidote ya covid 19
Buli mbuzi ku nkondo yayo
Stay at home quarantine
Wash your hands using a sanitizer oba sabbuuni
Abayimbi tusigale mu, studio tukole zi tune
Prevention is better than cure, towakana mutiini
Awulidde bwotyo tegeza muno toba mean
Pray for me, I pray for you
Twesigame ku ddiini, quarantine ku ddiini

Bedi pacu oleg ka uba akwawu
Melwoko chingwu kareducu, kwoni
Piretek longinoro ducu

Bbongera eyo bambi tekawo ka distance (Si mu bubi)
Tekawo space wakati no nange (Si mu bubi)
Tongwa mu kafuba  corona distance (Si mu bubi)
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe
Bbongera eyo bambi tekawo ka distance (Si mu bubi)
Tekawo space wakati no nange (Si mu bubi)
Tongwa mu kafuba  corona distance (Si mu bubi)
Wabula kulwanisa kirwadde kikambwe

Covid 19, bulwadde bubi nnyo
Fresh Daddy mbasaba mwekuume nnyo
Mwewale okutambula n’okungaana ennyo
Kino ky’ekirwadde ekiyinza okutumalawo  ennyo
Singa tuba tetwefuddeeko nnyo
Olaba kiyuguumya ensi zi super power
Twekuume!

Even once in all di time
Social distance is the answer kale

Ecouter

A Propos de "Corona Distance (Chapter One)"

Album : Corona Distance (Chapter One)
Année de Sortie : 2020
Ajouté par : Farida
Published : Mar 30 , 2020

Plus de Lyrics de UGANDA ALL STARS

Commentaires ( 1 )

.
6271 2020-04-01 12:49:25

Wow so entertaining



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2024, We Tell Africa Group Sarl