SPICE DIANA  Ntuyo Zange cover image

Paroles de Ntuyo Zange

Paroles de Ntuyo Zange Par SPICE DIANA

Spice Diana, Diana

Spice Diana
Ndya ku ntuyo zange
Mu sound cover, zino ntuyo zaffe ne baur
Eno embozi ya leero, tonyigila bwenkugamba ko
Wobba towuliriza luyimba, nkusaba wuliriza obubaka obutwale
Banaffe, banaffe bantu banaffe bayiga ffe
Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
Banyumrwa basanyuka nnyo nga tetulina buyimba
Kyekyo ekinkeeza buli kumakya nga omulimi nenkumbi
Mama wange aleme kusabiliza sabuni
Ne my byafaayo kane yeyata abel
Amazina ddala wabaava eli
Ekitonde omuntu wentiira dunia

Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange

Ebirungi byomukolede tabiraba atunula bali
Bwogula esati asaba nempale
Byona tabiraba atuza ndali (why)
Luli nalopa nga wa mama
Kati oba ndi loopa wanni nze
Kyoka nga banaanga bwerere
Ne benayamba nayambila bwerere
Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
Banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba
Boogela, boogela, Ba people batuvugannya
Tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya

Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange

Ne wetwali mu masomero twasoma
Naye teri ajukila ku byetwasoma
Twakyanga football ne netball
Naye teri ajukila na bya netball
Bwebatyo no webabeela teri ajukira bya nkeera
Berabila buli lukeera
Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba
Banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba
Boogela, boogela, Ba people batuvugannya
Tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya

Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange
Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Anh ntuyo zange
Anh ntuyo zange

Ecouter

A Propos de "Ntuyo Zange"

Album : Ntuyo Zange (Single)
Année de Sortie : 2021
Ajouté par : Farida
Published : Jul 06 , 2021

Plus de Lyrics de SPICE DIANA

SPICE DIANA
SPICE DIANA
SPICE DIANA
SPICE DIANA

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant

A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl