Paroles de Owomukwano
Paroles de Owomukwano Par RADIO & WEASEL
Owomukwano lyrics - Radio
Okukwagala
Kyangu nnyo kinnyumira
Okukyogera
Nti onjagala nnyo kinyonyogera
Nze nkwagala
Nkwagala nnyo gwe ansingira
Ne bwe ngiwa
Omusaayi guwandiika linnya lyo
Yeggwe asooka
Yeggwe owomumakkati gwe asembayo
Gwe ateebaka
Nze ninda nkoko kukookolima, ooh ah
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ow’omukwano
Luli nga ssinakulaba saali bulungi, hmmm
Ow’omukwano
Before nga ssinalabuka nti ombadde wano kumpi
Ow’omukwano oooh
Nga mbadde nsubwa bingi!
Ow’omukwano
Buli lunaku omukwano gweyongera bungi
Ow’omukwano yeah
Just ow’omukwano
Ow’omukwano
Neesiba akatambaala mu nzikiza
Ow’omukwano
Gwe ne bwotayogera mpulira
Ow’omukwano
ow’omukwano, ooh aah
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ow’omukwano
Yeggwe taata, yeggwe maama
Ow’omukwano
Teri akusasula yeggwe bbanja
Lino ebbanja ly’omukwano
Yenna amalayo era aleeta mukwano
Guno gwe mukwano
Omukwano ooh
Sweet ow’omukwano
Owoomera buli wa mukwano, yeah
Ow’omukwano
Bw’olaba nga naakunyiiza n’ozibiriza ooh ah
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ow’omukwano
Leero ke nkuyimbidde ka mukwano
Kano ka mukwano
Nkwata n’emikono gyo onzibule amaaso
Ecouter
A Propos de "Owomukwano"
Plus de Lyrics de RADIO & WEASEL
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl