Paroles de Kimuli Kyange
Paroles de Kimuli Kyange Par MUDRA D VIRAL
Mudra
Nessim PON it (tararararaa)
DCME
Ebisenge byomutima ggwo njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga oyaka yaka nga taala
Onkumira mu ssanyu baby ndaba twesaana
Ng’omukwano guno, Ng’omukwano guno
Baby love eno, Baby love eno
Ng'omukwano guno, Ng'omukwano guno Nfaaa
Baby Love eno, Baby love eno ooh ooh!
Wabula Kimuli kyange! Nja kwagala mpite wentuuka Kimuli kyange
Sikugabane nga nebwendwala Kimuli kyange
Nja kwagala mpite wentukaa
Kimuli kyange, sembera mpunye ku kaloosa
Nze kimuli kyenfuna kyekikyo
Kyekikyo, kyekikyo
Nkugambye ebyange era byebibyo byebibyo, byebibyo
Baby, bwoba ononya bagenda. Nange noonya gyengenda.
Bwoba onampa magumba, nasiiba ndye amagumba.
Baby tebakulimbaaa aaah ah
omukwano gwange ssi gwa bulimba ah ay
Ngomukwano guno, Ngomukwano guno Nfaa
baby love eno, baby love eno Ooh ooh!
Wabula Kimuli kyange!
Nja kwagala mpite wentuuka Kimuli kyange
Sikugabane nga nebwendwala kimuli kyange
Nja kwagala mpite wentukaa
Kimuli kyange Sembera mpunye ku kaloosa
Ebisenge byomutimagwo njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga oyakayakana nga taala
Onkuumila mu ssanyu baby ndaba twesaana
Baby if am in love I mean to you
Kyongamba darling am in to you
Cross all the waters I come fi you
Nkugambye love lino ddogo
Nze nkugambye ono, honey
Nze nkugambye ono
Wabula Kimuli kyange!
Nja kwagala mpite wentuuka
Kimuli kyange, sikugabane nga nebwendwala
Kimuli kyange, nja kwagala mpite wentukaa
Kimuli kyange, sembera mpunye ku kaloosa
Kimuli
Ecouter
A Propos de "Kimuli Kyange"
Plus de Lyrics de MUDRA D VIRAL
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl