LYDIA JAZMINE  Omalawo cover image

Paroles de Omalawo

Paroles de Omalawo Par LYDIA JAZMINE


Love love love love
Love love love love
Mukama yampa amaaso
Nga ayagala nkulabe

Ngayagala nkufune
Ngayagala oncamule
Lwoberawo ngonda
Wade bali abalala

Kibanyiza lwakuba ongonza 
Uyee eyaa 
Baibe byona gwayiya 
Baibe byona gwasinga
Ebintubyo tebyakyama
Oli perfect eyaa

Ogenda kunsonbola
Neno love gyonsaba
Ogenda kunsonbola
Neno love gyonsaba

Kyobomanya omalawo nzena
Nzena omalawo
Kyobomanya omalawo nzena
Nzena omalawo

Nze ndi mwana wamululu
Nemu love nkola omululu
Abamu bampita omulalu
Sikusaga sizingululu

Abalala abakwemanyiiza
Bakimanye ndi mubi nkuba
Balabire ne ku Eva
Oli muyi, namumenya
Lw'oberawo ngonda
Wadde nga bbo abalala 
Kibanyiiza lwakuba ongonza (Ooh yeah yeah)

Ogenda kunsobola
N'eno laavu gyonsaaba
Ogenda kunsobola
N'eno laavu gyonsaaba
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo

Baby nkwesunga era gwe yanguwa
Baby gwe nsonga nze lwaki nsanyuka
Laavu Laavu Laavu Laavu
Laavu Laavu Laavu
Lw'oberawo ngonda
Wadde nga bbo abalala 
Kibanyiiza lwakuba ongonza (Oooh yeah yeah)

Ogenda kunsobola
N'eno laavu gyonsaaba
Ogenda kunsobola
N'eno laavu gyonsaaba
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo
Kyoba omanya omalawo nzenna
Nzenna omalawo

Oooh yeah
Lydia Jazmine again
The one and only
Again and again
And again and again

Ecouter

A Propos de "Omalawo"

Album : Omalawo (Single)
Année de Sortie : 2020
Copyright : (c) 2020
Ajouté par : Huntyr Kelx
Published : May 27 , 2020

Plus de Lyrics de LYDIA JAZMINE

LYDIA JAZMINE
LYDIA JAZMINE
LYDIA JAZMINE
LYDIA JAZMINE

Commentaires ( 0 )

Aucun commentaire pour l'instant



A propos de AfrikaLyrics

Afrika Lyrics est la plus large collection de paroles de chansons et de traductions d’Afrique. Afrika Lyrics fournit les paroles des musiques de plus de 30 pays africains et des traductions de lyrics de plus de 10 langues africaines en français et en anglais.

Suivre Afrika Lyrics

© 2025, We Tell Africa Group Sarl