Paroles de Oli Katonda
Paroles de Oli Katonda Par JUSTINE NABBOSA
Ntunuulira ensi jjewatonda nenewuunya
Waliwo byendaba nenebuuza oba wabikola otya?
Amagezi n’okutegeela oli wala nnyo kug’abaantu
Nemubigambo bye mmanyi nze mbulidwamu ekiyiinza okkunyonyola
Oli Katonda! Oli Katonda! Oli Katonda! Wewuunyisa
Oli Katonda! Gwe Katonda! Oli Katonda! Wewuunyisa
Wentunulira by’okoze mubulamu bwange nenewuunya
Okwagala n’ekisa nali sibisanila
Teli mwana wamuuntu, ayiinza kkola by’okoze
Ndigamba abaana baange era bali kuyita Katonda
Oli Katonda! Oli Katonda! (Kati katukusiinze, Leka tukusitule)
Oli Katonda! Wewunyisa (Kabaka wa bakabaka, E mpologoma ya Yuda)
Oli Katonda! Gwe Katonda (Kikolo kya Yesse, Sinzibwa Yesu Wange)
Oli Katonda! Wewuunyisa (Sinzibwa)
Wewunyisa! Mukama Wewuunyisa
Wewunyisa!! Yesu Wewuunyisa
Bwendaba ebintu by’okoze, bilaga obukulu bwa mmaanyi ggo
N’ekisa kyolina jjendi binewuunyisa
Oli Katonda
Oli Katonda! Oli Katonda! Oli Katonda Wewunyisa
Oli Katonda! Gwe Katonda
(Bindetedde Okuvunama wooli, Bindetedde Okuyimusa Yesu)
Oli Katonda! wewuunyisa (Gwe Katonda!)
Oli Katonda! Oli Katonda! (Ggwe Katonda gwe mmanyi, Telimulala aliwo)
Oli Katonda! Wewunyisa (Teliiyo) Oli Katonda! Gwe Katonda (YeahYeeYeah)
Oli Katonda! Wewuunyisa (Gwe Katonda
Oli Katonda! Oli Katonda! (Gwe Katonda!)
Oli Katonda! Wewuunyisa
Oli Katonda! Gwe Katonda Oli Katonda! Wewuunyisa
(Amawaanga gakusiinza, Bakatonda bakulabako)
Oli Katonda! Oli Katonda! (Heyyeah Gwe Katonda )
(Katonda w’Amajje)
Oli Katonda! Wewuunyisa
Oli Katonda Gwe Katonda Oli Katonda, wewuunyisa
Ecouter
A Propos de "Oli Katonda"
Plus de Lyrics de JUSTINE NABBOSA
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl