Paroles de Batufitina
Paroles de Batufitina Par JOSH KING
Josh King bonny beats
Artcon city
Tukubye ka bateesi ha ha ha
Kabateesi me deh deh deh deh
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Ntandise okusenvula mpola mpola nzikirira eyo gye nkyapa
Eyo gye tuzinoonyeza gyenkolera era gyenfuna
Nwana nnyo okuwangula wadde emitego ntega
Abalabe bategulula misanvu mu kkubo banwanyisa
Naye one day ndi wangula
Gyetukola turwaana n’abateesi, abatatwagaliza babafiise
Wadde bazibumbira kwakikka tulibawaya tufana mu bye tukola
Tulwana nnyo era ffe tuli wangula
Abatatwagala bawera naye ffe tupambana
Tukola bageya eyo byampuna
Bba ffe tupampana
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Bwe tugezaako wadde aba tatwagalizza babaawo
Entalo tuziwaana zo nezivaawo
Abenugu ne kibasaanyawo
Nyongera okutumira be kiruma eyo
Nga buli kyenkola kibasiiwa nnyo
Kamulwane kamufube na nnyo
Ndayira aga mungu wano sirivaawo
Wadde buli kimu mu kikalubya
Bwe tuwatanya tanya mu tufitina
Ne gye tukolera mu twogerera
Ne bwe tunakola tutya mujja kutulemya
Nze ndi mulwanyi wa ntalo, sitya dogo sitya na ttalo
Wadde mutuuka munsawo, aneyimbamu tali tanula olutalo
(Bo bo bonny beats)
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Bingi bye mufubye okutukola, amafumu mukasuba tulaba
Buli kalungi ketukola, kabamenya mitima eyo mulumwa
Gyetukora turwaana na bateesi, aba tatwagalizza babafiise
Wadde bazibumbira kwatika
Tulibawo, era tufuna mu byetukola
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako
(Tulibaawo, okuvaawo ebyo bibaawo ooh oh
Ffe tubawo, abatufitina be batuvaako)
Ecouter
A Propos de "Batufitina"
Plus de Lyrics de JOSH KING
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl