Paroles de Muteesa (Mama Fina)
Paroles de Muteesa (Mama Fina) Par GRAVITY OMUTUJJU
Baba
Oba tuyite muzeyi atese
Mama fian tuyambe omuleke
Omukazi muleke agende afumbe
Bwekuba kunonyeza mulala tunonye
Owewele omutima ebiloto bikyuke
Bino ebyo busungu tebigonjola nsonga
Bikuma nekitibwa nokomboza ebilala
Yiiiii
Ntesa muzeyi mutesa atesa
(Daala mutesa atese)
Mama fina tuyambe omuleke
(Daala mutesa atese)
Sibyakuyomba neda tutese
(Daala mutesa atese)
Mbade ntesa butesa tutese
(Daala mutesa atese)
Abtex leka kutulemya mere
Tugenda kwanjula leka bilinyamu geele
Wasindika obusente kusiimu bakwagale
Ofune omtima gwe omale omutagule
Mama fina bamugula bamukwabule
Tujja kudiza obusente bwo, very sorry
Emyaka esatu nga lwo vayo okyogele
Baku sasude oba emikolo ogitabule
Mama fina yajuza da oluji lugaale
Genda ononye kubaakyala bo mukatale
Tojja nakusasula abasinga babule
Namutebi Sylvia leka bamwanjule
Ntesa muzeyi mutesa atesa
(Daala mutesa atese)
Mama fina tuyambe omuleke
(Daala mutesa atese)
Sibyakuyomba neda tutese
(Daala mutesa atese)
Mbade ntesa butesa tutese
(Daala mutesa atese)
Haa
Okola amawulile simanyi kyoliko
Oli kumwanyinyaze ogenda nyiza, omuko
Oyogala kutusubya luwombo lwankoko
Owekikofila nga ndaba olemedeko
Oli gwo liko akukakasa sibyaliko
Welogoza mbu dogolye lyelikuliko
Mama fina yandoga anti asamba ensiko
Mukazi watu mumuveko awumuleko
Bwaba akugambye takumatila mubukeko
Tulako ewuwo ate nomumwa ogubikeko
Bigambo bingi mwana watu bimutukako
Ate nga gwalina yalayila amufilako
Ntesa muzeyi mutesa atesa
(Daala mutesa atese)
Mama fina tuyambe omuleke
(Daala mutesa atese)
Sibyakuyomba neda tutese
(Daala mutesa atese)
Mbade ntesa butesa tutese
(Daala mutesa atese)
Atese
(Daala mutesa atese)
Atese
(Daala mutesa atese
Daala mutesa atese
Daala mutesa atese)
Ecouter
A Propos de "Muteesa (Mama Fina)"
Plus de Lyrics de GRAVITY OMUTUJJU
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl