Paroles de Mutima
Paroles de Mutima Par AN-KNOWN
Love yo enkubye enkubye
Kebera omutima bwoba osobola
Omanye ekiri munze oyiyee
Gwe wotali mbulwa otuloo
Ne life efuuka struggle
My baibe I miss you sure deal
Ngamba omissinga, nga bwenku missinga
Nga nze bwenku missinga
Ngamba onjagala nga bwenku lovinga
Kyatule, okyatule mutima gwange gukwesize
Yagala nze onsasire
Nkwata baby tonvako
Kumutima osule awo
Mu kiro enkuba ekuba onyweze
Nga enkuba ekuba omutima gusule
(Spot music)
It’s gonna take me some time to find someone
Simanyi oba okilaba nti the day you leave me am done
Naye ki twekoza
Tukole mukwano gwetumanyi
Abo babi tetubefasa
Yongeza mukwano bwe nebaaza
Love I can’t let you go
Mazima simanyi nakya kukuwa
Yo love can’t let you go
Nga byendoota byonkola yeah
No baby abo abakwanyi ab babakwanire
Nakwisiba gwe era oli wange omutima gutunze enoo
Nkwata baby tonvako
Kumutima osule awo
Mu kiro enkuba ekuba onyweze
Nga enkuba ekuba omutima gusule
Nkwata nkwata baby tonvako
Kumutima osule awo
Tonva, tonvako
Kumutima osule awo
Ebyokububa kati bindekere
Fuba kuloopa bakwepikira
Ndiwakulwana naabo abakutayiza eyo abakuseya
I gat no money but ngezako okufuna kenfunye
Nsaba katonda atutelewo ekubo tuli funa
Eno lile minzani omukwano gwa angelo ne nyaa gwankuba
Njagala bwotyo beibe
Ecouter
A Propos de "Mutima"
Plus de Lyrics de AN-KNOWN
Commentaires ( 0 )
Aucun commentaire pour l'instant
Vous aimeriez sûrement
Essayez l'application Mobile
A propos de AfrikaLyrics
Suivre Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl