Ndi Byange Lyrics
Ndi Byange Lyrics by FIK FAMEICA
Ebaala nga ekutte
The freshest nigga around town
Ebaala nga ekutte
Le, Le, Level
Ebaala nga ekutte!
Artin mukazi we bamututte
Abalinamu ekyenge tukiwute
Ebyana mbiyite bijje bitusuute
Tuli bavubuka nvumulo
Buli lunaku liba gandaalo (yeah)
Somebody tell the DJ pull up
Ono amazina azina ga kyaalo (Let’s go)
He, ndi byange (yeah)
Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy)
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya ku zange
Yeah nepanka
Nzirya nepanka
Ekiro twepanka
Byana bizina byepanka
Tobikola kati on’obikola ddi
Mbuuza onobikola ddi
Tonyuumirwa kati on’onyumirwa ddi
Mbuuza on’onyumirwa ddi?
Twatoba nnyo katwepankeko
Namwe mujje mutu bongeko
Nze ba hater banzisa enseko
Ndi byange nabasukako
Mutima mugabi mpapula ngaba white
Mbakuba omuziki that ‘s why they wanna fight
Kitone enkyebaza Mukama Almighty
Njaaga kugunywa kuzinamu all night
Ebaala nga ekutte!
Artin mukazi we bamututte
Abalinamu ekyenge tukiwute
Ebyana mbiyite bijje bitusuute
Tuli bavubuka nvumulo
Buli lunaku liba gandaalo (yeah)
Somebody tell the DJ pull up
Ono amazina azina ga kyaalo (Let’s go)
He, ndi byange
Mundeke ndi byange
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya kuzange
Yeah nepanka (ssi mu bubi)
Nzirya nepanka (ssi mu bubi)
Ekiro twepanka (yeah)
Byana bizina byepanka
Yo, ndi mukoowu esaati sisiba mapesa
Nkola nnyo naye akuna pesa
Shiling value ge tukaaba ge tuffesa
Kye nva nkyakalamu nsale puleesa
Batulaba bagamba twayonooneka (Fresh Bwoy)
Mbu nno twayononeka (hmmm)
Swagga lingi ntambula mmenyeka
Ndi byange bagamba mbu twayononeka
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasiro waabwe muyiwe
Baby njagala nkutwale far away
I love the way you call me Daddy
Go on shake your body
Mu dance teekamu emmodi
Mpola mpola ssi kadodi
Smile Barbie na bobi
Kukyakala naawe ye hobby
Togaana koona ekibali
Ebizibu teeka wabali
Baby togenda nabali
Mbakube mpaka Kigali
Amannya ngakutte bukusu
Ntidde tebankuba bbusu
Baby obasinga olususu
Babadde bakkuba endusu
Nzize kuyiwamu nnusu, yeah
Ndi byange (yeah)
Mundeke ndi byange (Fresh Bwoy)
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya ku zange
Ye nepanka
Nzirya nepanka
(The Freshest Nigga around town)
Ekiro twepanka
Byana bizina byepanka
Yo, Kabaka w’omulembe guno
If you know you know
King Kong number one
If you know you know
No pressure ssirina competition
I do what I want no permission
Nnyumirwa life yadde ssiri binojjo
Bwe nnyingira ekidongo nzinisa fujjo
Yeah, cause am a self made nigga
Getting’ paid nigga
Mwali luddawa luli ng’ensi ennyiga?
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasiro waabwe muyiwe
Baby njagala nkutwale far away
Ebaala nga ekutte
The freshest nigga around town
Ebaala nga ekutte
Artin mukazi we bamututte
Watch Video
About Ndi Byange
More FIK FAMEICA Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl