Economy Togilaba Lyrics
Economy Togilaba Lyrics by BUKA CHIMEY
Buka Buka
Brian Beats
N’olwa leero lukede (Ho)
Nabade manyi nfiride enjaala mu tulo
N’obusajja kata bunjoole
Bw’oba oyagala okumanya government efuga otambula kiiro
Buli kade nkebeela simu nga ninda za Nabanja
Nazo ziri ku nfudu ewange tezasonga
Juuzi nasaba neyiba ampole ko ku twanda
Genda ogasabe nyoko ewange nze todanga Ehhhh
Ze situation very very serious (Alooo)
Eky’okulya nkinoonya mu binoculars
Government where are you kuba?
Wano wetugenda tugenda kuffa
Lukwago Elias
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Naye gwe
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Kati we nkusanga naawe tompola
Nange sikyawoola
Y’engoombo mu kampala
Eno economy eyali ku
Kati eli ku
Ne polisi enoonya gwe esiiba
Kati onyiize lwakuba si kuwoze
Twala eli obuyisa obubi (Gwe Economy togilaba)
Ebyo byo okolima mutayi wange otuuse okuloga
(Obeera naïve okw’efula atagilaba) Haaa
Girlfriend Hahahahahaa
Gwe economy togilaba
Mukwano nkwagala naye thente ye ekikazi gikwate ko
(Obeera naïve okw’efula atagilaba)
Mpozi where where we? nhaa
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Naye gwe
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Buli kade nkebeela simu nga ninda za Nabanja
Nazo ziri ku nfudu ewange tezasonga
Juuzi nasaba neyiba ampole ko ku twanda
Genda ogasabe nyoko ewange nze todanga Ehhhh
Ze situation very very serious (Arooo)
Eky’okulya nkinoonya mu binoculars
Government where are you kuba?
Wano wetugenda tugenda kuffa
Lukwago Elias
Kati we nkusanga naawe tompola
Nange sikyawoola
Y’engoombo mu kampala
Eno economy eyali ku
Kati eli ku
Ne polisi enoonya gwe esiiba
Mozy Wryta
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Naye gwe
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Naye gwe
Gwe economy togilaba
Gwe economy togilaba
Obeela naïve okw’efula atagilaba
Watch Video
About Economy Togilaba
More BUKA CHIMEY Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2025, We Tell Africa Group Sarl