Imagine Uganda Lyrics
Imagine Uganda Lyrics by RECHO REY
Imagine Uganda
When this is Uganda
Kubamu akafanyi
Nga Uganda yesinga economy
Nga kuno tekui bya monopoly
Buli kamu tugabana nga family
Nga tewali bukenuzi
Alya enguzi aba kapere
Nga ba kifessi bawejere be twegomba
Nga tewali bufere
Labayo what it
Nga ffena emitima gyitukula
Eyalibadde akuloga nga yali mukanisa akusabila
Twalibadde mu love
Eyaddala from above
Naye abantu bakyamu, olaba batukuba califom
Ddamu siga ekiffananyi
Ekya Uganda omutali hukyayi
Nga tugabana ka ccayi
Teli byakuyiwa musayi
Imagine Uganda
Omutali kasasasilo
Nga buli lunaku tukola bulungi bwansi
Nga tewali wawunya
Nga chorale tetumutya
Ne corona tetumutya
Gonya nga zetutya
Anti bwezitalya zitulya
Yeffe banayuganda
Tuli banayuganda
Ebibyigiliza abalala tubivemu tébituzimba
Tuve mukatemba
Buli kyimu tukyisobola
Just tekamu biddi
Ffuba nga moss golola
Imagine Kampala
Omutali street kid
Nga bafuna support
Nao basuleko ng aba boss
Nga enjazala tebasula
Bwebayoya ebifi nga hafuna
Mu masomero basoma
Life yandibanyumidde obutakoma
Imagine what if
Uganda yatuli kumitima
Nga tuwagila villa kkc vipers
Okusinga zi arsenal
Onyango ye de gea
Mia ye messi
Ochaya ye marcelo, osanga twalitute world cup
Wama imagine
Singa abayimbi bali tebafa
Singa munsi ffe tufuga
Singa ffe tutegeka ne zi grammy
Kafeero yalibadde ne hit
Ne philly ne hit
Radio ne hit
Basudde zonna hit
Naye tukyali muntalo
Uprs etukubisa bihalo
Etuyita kulitalaba batusosola david lutalo
Kubamu akafananyi
Singa makerere ye harvard
Nga teli anyigilizibwa
Nga teli yo nakwekalakasa
Twalibade mu harmony
Degree first class nga zetufuna
Naye entalo ezitakoma, ze retake zetufuna
Twalibadde babangufu, nga tetwaga bachuba
Twalibadde basanyufu olwegulo nga tunywa mu ku bu ccupa
Uganda my motherland
Nga katonda ye taata, tukomye enkokola
Twezimbe nga tetutoma
Imagine Uganda
Preach peace
Imagine Uganda
Preach peace
Imagine Uganda
Preach peace
Imagine Uganda
Preach peace
Munayuganda
Situla Uganda
Munayuganda
Yagaliza Uganda
Munayuganda
Situla Uganda
Munayuganda
Yagaliza Uganda
Watch Video
About Imagine Uganda
More RECHO REY Lyrics
Comments ( 0 )
No Comment yet
You May also Like
Get Afrika Lyrics Mobile App
About AfrikaLyrics
Follow Afrika Lyrics
© 2024, We Tell Africa Group Sarl